Uganda Oye

Intro
I love Uganda

Gwanga Mujje, Ah Mujje

Muna Uganda oliwa jangu tubaale
Omuziki gutuleese abajaana nabachanga(yes Ssebo)
East, Central, westnile, Northern UG(Nfuufu mu bile)

Oye
Uganda oye
Oye
Muna Uganda oye

Yes Ssebo

Verse 1
Muna Uganda yonna gyooli bambi kano kayimba ko
Nkakuyimbidde okukutegeeza anti nkwaagala nyo
Tuli ba nsi emu(Pepeta)
Eh Nsi emu(Sapatu)
Tuli ba nsi emu(Pepeta)
You’re my sister, am your brother(Sapatu)
Mbuzaako ouh, (yee eh) Mbuusa
Bili bitya eyo ouh, Nkwagala

Chorus
Muna Uganda sembela tugende eh, bambi
Ebintu bya kuyiiya tunoonye, Maama
Muna Uganda sembela, eh bambi
Ebigambo biveeko tusonge, maama

Uganda oye(Ayayaya)
(Ayayaya) Oye
Omufirika Oye (Ayayaya)
(Ayayaya) Oye

Verse 2
Mwebale Kuzaala Baana, Mukuze abaana
Mwebale kunoonya nsimbi, Munoonye sente
So tubaaliye (Fumuula ah)
Tukoone (Nfuufu mubile)
So tubaaliye (Fumuula ah)
Tukoone (Nfuufu mubile)
Dance tubaaliye (Fumuula ah)
Eh Tukoone (Nfuufu mubile)

Oye, Muna Uganda oye (Nfuufu mubile)

Oye, (Nfuufu mubile)

Uganda Oye
Oye, (Nfuufu mubile)

Oye, Oye, Oye, Oye (Nfuufu mubile)

Chorus
Muna Uganda sembela tugende eh, bambi
Ebintu bya kuyiiya tunoonye, Maama
Muna Uganda sembela, eh bambi
Ebigambo biveeko tusonge, maama

Verse 3
Boda Boda(Mufirica)
Kona nga farmer(Africa)
Oba Soldier(Mufirica)
Producer(Africa)
DJ oba Slayer
Tuli ba nsi emu(Pepeta)
Eh Nsi emu(Sapatu)
Tuli ba nsi emu(Pepeta)
You’re my sister, am your brother

Muna Uganda seetula ah, Seetula
Eh Nessim Seetula eh, Seetula(Nfuufu mubile) Kenzo Sancho

Ayiiii Eh Baaba, eh
Ouhyi eh Maama, eh
Ayiiii ouh Baaba, eh eh
Eh yeh x3

© BIG TALENT ENTERTAINMENT/EDDY KENZO

Músicas más populares de Eddy Kenzo

Otros artistas de Pop