Kyakalamu

Kyakalamu Lyrics by Eddy Kenzo

Hallo Music
Am here to thank you, coz you take my stress away

Music

Digida, Kyakalamu
Katika, Kyakalamu

Digida, Kyakalamu
Katika, Kyakalamu

Digida, Kyakalamu
Katika, Kyakalamu

Kodi Kodi, Leero nzize na vibe
Nzize na vibe ate nga ndi live
Njagala onkwaase, onkwaase mic
Nkukoonele zi vibe nga zili tight
Eh Eh, teleera nkuwe

Digida, Kyakalamu
Katika, Kyakalamu

Digida, Kyakalamu
Katika, Kyakalamu

Vibe za sancho
No answer
Mandela Sancho
Ssanyu lyendeese
Twongele Sancho
No answer
Ssanyu lyendeese

Vibe za sancho
No answer
Mandela Sancho
Ssanyu lyendeese
Twongele Sancho

Heh,
Eno tukoona, Tukute dice
Tuli eno ne Jimmy Ela ne Sudais
Banyiga Angella ne ka Spice
Balonda chocolate akute Ice
Bakoona Ragga ne ka Slow dance
Jimmy, ka Angel, Suda ne Spice
Byampeddeko ela nze nywedde chai
Nga ndi mu cover mpoye nga ndi spy
Mpulila bulungi, kubanga silina tabbu
Nze njagala kimu muziki gwokka

Kati te eh Teleera nkuwe

Digida, Kyakalamu
Katika, Kyakalamu

Digida, Kyakalamu
Katika, Kyakalamu

Vibe za sancho
No answer
Mandela Sancho
Ssanyu lyendeese
Twongele Sancho
No answer

Yoh, Music is a stress killer

Ah Say Music is a stress killer

Mbuuza ani atamnyi stress killer
Omuziki bwegukoona wamma mba steady
Kati genda tompita
Omuziki gukoona tontama
Nsunda ondaba
Amazina Gali eno ganzita oh

Digida, Kyakalamu
Katika, Kyakalamu

Digida, Kyakalamu
Katika, Kyakalamu

Músicas más populares de Eddy Kenzo

Otros artistas de Pop