Kirabe
Obulunji bwo bwanjawulo, green screen
Graphics call of duty, clear skin
Wandiba actress oli ku scene
Njasamirira onkombya ku chin
Light is faster, kyo'ova obasoka
Onkuba taano nsinika joker
Mpatana mubiri gwo, nkuyirba broker
Yo shades are grey and a little bit darker
Neswanta, onswama vampire
Colonialist, owamba empire
Toli ku buvaazi wekuba zi attire
Sayo loop DJ, more fire
Kirabe, ebyo ebigulu byekireega
Kirabe, ebyo ebitama byekiseesa
Kirabe, ekyo ekiwatto so slender
Kirabe, ogwo omugongo tender
Kirabe, ago agasambi Kali
Kirabe, kituzoganya nga gaali
Kirabe, hooks law ki identifieinga pulley
Kirabe, tekisiba kitukuba amakuuli
Ayi yesu njattula ndokose
Mulinya wagonda, alinga gwebakose
Amaso agakekereza nga gwebagawoze
She's the deal jenetaaga nkozese,
Nziza misango omwana ampozese
Kirabe man, emanju yewunzise
Ekitumbwe best on true story
She got a friend in me, toy story
Nkoye nze okunya, mpaako nawe
Nkoye okumpisamu amaaso nekyaaye
Nkoye okusirika kati kenkwanike
Teri budde express nkwoze
Nsubiza okulinda paka ngomazze
You know what you want saagala wemamaaze
Naye banange, nga nambooze
Nyimba za Marvin gey , get up get up
Kirabe, ebyo ebigulu byekireega
Kirabe, ebyo ebitama byekiseesa
Kirabe, ekyo ekiwatto so slender
Kirabe, ogwo omugongo tender
Kirabe, ago agasambi Kaali
Kirabe, kituzogonya nga gaali
Kirabe, hooks law ki identifieinga pulley
Kirabe, tekisiba kitukuba amakuuli
Kirabe mu part one
Kinyuma nga part two
Kinjogeza patois
Yo gyal yuh good
Statement kweeri, body food
Your body micasa I'd stay if I could
Ojudde beer ontamiza ne crude
Mixed feelings, friendly ne rude
Nkuli bukiika ye daily mood
Buli mwaka mba nkiika nga school
Nkulabako nseko buseko nyenya tool
Laba bwenkufiirako 'mantala nga fool
Bamuda triangle jenjagala to rule
Desperado nkuvuge nga bull
Kitonya Tonya, love stool
Kigenya agenya, girls rule
Nja kikolerera nkisasule obusuulu
Mpalule paka ka ne zi moon soon
Kirabe, ebyo ebigulu byekireega
Kirabe, ebyo ebitama byekiseesa
Kirabe, ekyo ekiwatto so slender
Kirabe, ogwo omugongo tender
Kirabe, ago agasambi Kaali
Kirabe, kituzoganya nga gaali
Kirabe, hooks law ki identifieinga pulley
Kirabe, tekisiba kituba amakuuli